Zechariah 10:11

11 aBaliyita mu nnyanja ey’okubonaabona;
ennyanja ewuluguma erikkakkanyizibwa,
n’obuziba bwa Kiyira bwonna bulikala.
Amalala ga Bwasuli galibaggwaamu
n’omugo ogw’obufuzi bwa Misiri gulimenyebwa.
Copyright information for LugEEEE